Endagiriro

Abantu abasatu, Muyingo, Nkalubo ne mwenyina waabwe Nassegye batukila kulusalosalo lwa Luubu e’Mawokota nga bava kukizinga kya’Ssese nebaseenga mukifo kwekimu kumulembe kwa’Kabaka Ndawula, bano baaleka muganda waabwe Kimuli e’Kkoome eyafuna obutuuza awo wenyini. Wewawo abakedde ba Buganda oba oliyawo webagambila nti e’kika kino kilimu ebibinja bibili.

Send Us An Email