Ensengeka y’Ekika n’Enju mu Buganda

AMASIGA Y’EKIKA

  1. Essiga Lya Muyingo Tomusange E Ssama Mawokota
  2. Essiga Lya Kabanvu Kisereke E Kibanda Singo
  3. Essiga Lya Kimuli Mukonompasa E Miruli, Koome
  4. Essiga Lya Nakaddu Mukasa Omukomazi E Kawoko Buddu
  5. Essiga Lya Nakaima Ssakabikindi Kiruddu, Kojja, Kyaggwe
  6. Essiga Lya Nkalubo Ssebugwawo, Buddu, Busiro
  7. Essiga Lya “Kikawa” Kanyolo E Kawoko, Buddu
  8. Essiga Lya Kagombe E Busula, Kooki
  9. Essiga Lya Mugaaju E Bugonzi, Buddu

 

Omuganda atambula bwati

OKULANYA (OKUTAMBULA NG’OMUGANDA)

1. Nze ……………………………………………… Mbeera ………………………………………………..……………………………….……
2. Ndi Mutabani oba Muwala wa ………………………………………………… e ..………………………….…….………..…………
(Kitaawo bwaba yafa! Ogamba nti agalamidde) e ……………………………………..………………………………………………
3. Ndi Muzzukuluwa…………………………………………………… Atudde(agalamidde) e ……….……………..…..……………
4. Ndi Muzzukuluwa ………………………………………………………………… agalamidde e …….……………..…………….……
5. Ndi Muzzukuluwa ………………………………………………………………… agalamidde e .…………………….………………..
6. Nva munnyumba ya ……………………………………………………………… e ………………………………….….…..……………
7. Nsibuka mu Luggya lwa ………………………………………………………… e ……………………………..….….….………………
8. Mu Lunnyiriri lwa …………………………………………………………………… e …………………………..……..….…..………….
9. Mu Mumutuba gwa ………………………………………………………………. e ……………………………..……….….……………
10. Mu Ssiga lya …………………………………………………………………………. e ………………………….…………….……..…….
11. Jajja owakasolya ye …………………………………………………… atudde e …………………………………………..…..………
Oyo nga y’angatta ku Ssabasajja Kabaka wa Buganda
12. Neddira ………..………………………………………………….. Akabbiro …………………………………………………….…………
13. Omubala gwaffe guvuga nti………………
14. Mmange anzaala ye ……………………………………………………… atudde (Agalamidde) e …………………………..……
15. Muwalawa …………………………………………………………. e ……………………………………………………………….…………
16. Muzzukuluwa …………………………………………………… e ……………………………………………………………………………
17. Jajja OwaKasolyaye ………………………………………Atudde e …………………………..………..……………………………..…..
18. Jajja omukazi azaalakitange ye ………………………………………..….. Muzzukuluwa …………..……………………..…….
19. Jajja omukazi azaala Mmange ye ……………………………………. Muzzukulu wa ………………………..…………….….….
20. Ndi musajja mufumbo mukyalawange ye ………………………………………. muzukuluwa …………….………………….
21. Ndi Musajja Muganda .
22. Ssabasajja Kabaka awangaale